@ntvuganda6: Amagye gakakasizza nti gegakutte Calvin Tassi amanyibddwa nga Bobi Giant omu kubakuumi b’omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu. Ababadde ne Bobi Giant bagamba nti ono akwatiddwa mu ngeri yabukambye era ngaggyiddwa mu bitundu by’e Ttula mu gombolola y’e Kawempe natwalibwa abasajja ababadde babagalidde emmundu. Omwogezi w'amagye Maj. Gen. Felix Kulayigye agamba nti ono akwatiddwa ku bye'kuusa kukukola Dduyiro w'amagye. #NTVNews #Akawungeezi
NTV NEWS
Region: QA
Saturday 06 September 2025 21:54:00 GMT
Music
Download
Comments
Rooney@collins :
kati parade yakyusa ki ku government yamwe?
2025-09-07 06:49:58
32
Kaija Chris :
Ate lwaachi Nyanzi aali bweeru atenga yeeyali akulira parade 😁😁😁
2025-09-07 06:31:02
10
SEM:JOHNMARY :
But uganda forces remember today your serving NRM but remember tomorrow u will be not be there but God bless our coming elections it's time for this g
2025-09-07 18:37:41
0
Trisha wa halflodan💞official :
lwaki temukwata lumu president kyenyini netumanya nti kiwedde 😏😏
2025-09-07 12:41:08
8
3273 :
ne Kyagulanyi bamukwate
2025-09-06 23:17:15
88
super Mom :
Bulijjo nga mubadde temumukwata
2025-09-07 04:18:00
25
mujuzialex4 :
banauganda muzukuke
2025-09-07 02:45:18
9
AKANKWASA saul :
omu kwomu🤣🤣🤣🤣🤣🤣
2025-09-07 09:44:22
1
Boobie❤️ :
I don’t support any party in Uganda but nrm has taken the huge stand on torturing the opposition
2025-09-08 07:14:38
0
maurice ug🇺🇬 :
Abaana abo kebanakola parade eyadala mujakiwulila
2025-09-06 23:12:43
59
Frank kamaanya :
kibi okukola parade
2025-09-07 04:46:53
6
elinya ryzonz :
Nyanzi lwaki temumukwata ne bobi mukwata baavu😳😳😳😳
2025-09-06 23:18:21
13
MLEVENTS :
Kat lwaki chairman nyanzi tebamukwata if that is the case????
2025-09-07 01:59:40
0
Daniel k :
but why don't you call them why do need to abduct them
2025-09-07 07:38:57
2
gaw456 :
My question is all parades belongs to army 😂🤣🤣🤣 ugandaaaa
2025-09-07 02:59:37
6
⚓️MUKASA :
Not giving foot soldiers cards their leaders new bakukwatibwa, 🤝
2025-09-07 01:07:40
0
lubowamoses6 :
lwaki temulwade bobi wine netubalaga nti uganda si rwanda ate gwe kulayigye? sigwe mulema
2025-09-07 11:54:44
2
precious_j :
boona mubakwate mubasobe ate sibayekera
2025-09-07 06:58:25
1
Mujomba juu👍🙌 :
Point of correction, National security(Amajje gegwanga) tegawamba wabula gavunaana😏
2025-09-07 01:23:24
3
Mulindwa Henry :
Ebizibu president wammwe yeyita saabayeekera
2025-09-07 08:46:36
1
Mukisa David :
mazima dala
2025-09-08 07:28:08
1
darious Emcee :
lwaki ye takwatibwa oba nyanzi...
2025-09-07 04:35:14
6
clairebanks65 :
So buli eyali ku palede wekabile 🤣🤣🤣🤣
2025-09-07 07:23:22
1
pretty Princess :
naye basajja mwe muli basiru mulinga abatali batendeke mukwate bobi wine omuntu abulweko gwawagira
2025-09-07 06:34:07
6
helponelikeyou :
lwaaki rubonyoga ye alya butaala??
2025-09-07 06:55:18
2
To see more videos from user @ntvuganda6, please go to the Tikwm
homepage.
© 2021-2025 TikWM. All rights reserved.