@ntvugandaparody: N’okutuusa kati, mpaawo amanyi ku mayitire ga bannansi ba Kenya babiri abalwanirizi b’eddembe ly’obuntu abagambibwa okuba nti baabuziddwawo abantu abateeberezebwa okuba ab’ebyokwerinda mu Kkamuli.Bob Njagi ne Nicholas Oyoo baabadde bazze kuyambako munna NUP Robert Kyagulanyi okuyigga akalulu k’obukulembeze bw’eggwanga mu bitundu eby’e Buyende ne Kamuli wabula nti baawambiddwa abasajja abaabadde babagalidde emmundu nebatwalibwa mu kifo ekitannategeerekeka.Ab’ebyokwerinda tebanavaayo mu bulambulukufu okwogera ku nsonga eno wabula nga bannakibiina ki NUP bakakafu nti abakulu bano be baakutte abasajja bano. #NTVNews #Akawungeezi
NTV NEWS PARODY
Region: QA
Thursday 02 October 2025 16:54:16 GMT
Music
Download
Comments
Tasha Josephine :
We Kenyan we are coming to Uganda embassy
2025-10-03 05:34:56
193
Nsita jolly :
mbizi za nup
2025-10-03 21:53:10
0
🚔 RONALD🤦♂️🎒 :
Uganda is not jorking subject .. Bobi wine agende afuge ekenya
2025-10-03 06:14:50
37
princess Martha :
bukedde bino tesobola biraga🤔🤔
2025-10-02 20:21:57
192
Charlie :
kenyan join ugandans to remove museveni🤔🤔🤔😳😳😳😳
2025-10-03 05:52:40
48
Serious Citizen :
Kenya 🇰🇪 please come and fight for your people 🙏
2025-10-03 05:57:26
29
Reagan k :
even bobi wine will vote museveni 💪💪
2025-10-02 20:32:25
3
bk🇺🇬 :
they thought that it's rutos government thanks our security
2025-10-03 19:43:34
0
stress Free :
Abo bewabye
2025-10-03 06:20:20
0
matsiko Joseph :
ebwezo bazisibe eno sikenya
2025-10-03 12:06:53
0
kiwanuka Robert :
Era museven yabayiina anti yamanyiila okuwamba abantu
2025-10-02 17:11:43
88
Walusimbi Samuel :
Wano ssi Kenya babadde banoonya ki mu Uganda
2025-10-03 16:02:34
0
Hey zhack official :
what brought them here
2025-10-03 13:17:12
0
me :
this is uganda not Kenya, jawo obusiru
2025-10-03 18:23:40
1
Humble preacher Evangelist Vin :
Edembe lyo'buntu bagende balilwanilile MU Kenya si wano!!!
2025-10-03 12:55:42
0
wainjiru :
ye babadde baze kola ki e'uganda??
2025-10-03 14:30:21
0
Harry Sanchez :
Ntv ne president Kyagulanyi kwesinva
2025-10-03 18:02:39
9
big metal🇹🇿🇺🇬 :
gwe lindako webatabate ekinabela e busia kunsalo ya Uganda ne kenya onawulira mpozi bana Kenya mbayita mere 🤣
2025-10-03 04:15:25
15
sash_li :
ayi NTV wangala 🤗
2025-10-03 08:43:11
23
FLORINAH :
free them
2025-10-02 18:16:07
6
Zaina Namirembe :
bali banona kii
2025-10-02 20:20:45
3
MobinutThowinjo B :
we are going to teach them Runyankole
2025-10-03 04:12:30
9
🚔 RONALD🤦♂️🎒 :
esawa Yona ka NTV tukawona
2025-10-03 06:15:25
5
ASTON 119 :
I need change but for real nagatagata manifesto ya Bobi nendema okutegela mazima but anyway*People Power 💪💪
2025-10-03 05:51:49
4
user7661459820058 :
banona kyi wano balonda oba
2025-10-02 19:48:53
4
To see more videos from user @ntvugandaparody, please go to the Tikwm
homepage.
© 2021-2025 TikWM. All rights reserved.