@kasozirogers358: Ekyenjawulo Herman Basudde kyeyali asinga Paul Kafeero kwali kusaka mboozi jasanze mubantu najijayo najambala nefuka eyiye . Paul Kafeero olwokuba yali musajja musilise nnyo mirundi mingi ebyamuyitilirangako yabitekanga munyimba , Paul Oyo yemusajja omukazi gweyamanga emere ekiro nasilika newayita akabanga nafulumya oluyimba nga akolima ( wololo mukazi ggwe nonyima emere) kwegamba ye Paul yakozesanga nnyo ekitone kye okutambala ebimususe. Nina okukiliza nti wano mu Africa tewanabawo muyimbi alina busobozi buwandiika mboozi nga Ssemakula Basudde , Basudde yemuntu eyakusanga nga ng'onyumiza mukwano ggwo butya omukazi wo bweyazaala omwana ebbali week ejja ogenda okuwulira emboozi yemu nga yajambadde najifula eyiye mbu kyatuka kuye ate yalina ekitone ekilala nga nebwafulumya oluyimba nga omulamwa gwatuka kuye afuba obutalwambala nnyo kubera lulwe nga alwana nga bwekisoboka lubere lwabawagizi kuba yali akimanyi nti bwoyimba oluyimba lwenimiro nga Kasozi yakubba siyeggwe weka Alina enaku eyo weka buli muntu jakolera waliyo Kasozi we bwebalima enimiro engabana negana

OMUGABI LIVE UG
OMUGABI LIVE UG
Open In TikTok:
Region: GB
Saturday 27 June 2026 09:32:00 GMT
23498
1313
13
31

Music

Download

Comments

salongo736
SALONGO Masagazi :
basudde🙏🙏🙏
2026-06-27 18:01:14
1
kalema028
ronnie :
🙏🙏🙏bro masala product yali wa taabuuu
2026-06-27 18:33:59
0
elgon.united.orga
Elgon United Organization :
This was real music. Rest in peace great ones
2026-06-27 16:51:00
5
juma66962
juma66 :
superman
2026-06-27 14:52:05
1
mwanje.brenda
mwanje Brenda :
mazima
2026-06-27 18:12:08
0
heisjonah
Websystems Uganda :
Name of this songs guys
2026-06-27 20:08:41
0
yusufu460
yusufu 460 :
nice one 👍👍👍
2026-06-27 18:11:32
0
powersow
power sow :
tolimbye so abo baaliwo era tebaliddawo era batta nenjogera egamba nti ebiddawo tebyenkana nkana kuba abo sisuubirawo aribaddira mubigere big up🙏🙏🙏🙏
2026-06-27 16:56:14
1
katongolehabert
Katongole Habert :
🙏🙏🙏🙏
2026-06-27 19:58:39
0
l.kit621
Lexy :
🥰🥰🥰
2026-06-27 10:29:44
1
ssegawavi1
Ssegawa vicent :
😂😂😂
2026-06-27 18:17:27
0
luzesam
Luzesam@# :
😳😳😳😳😳😳
2026-06-27 11:16:58
0
kagimu.isa
Kagimu Isa :
🥰🥰🥰🥰🥰
2026-06-27 20:00:13
0
To see more videos from user @kasozirogers358, please go to the Tikwm homepage.

Other Videos


About