@bugandakingdom: Yiino ennyimba y'Ekitiibwa kya Buganda erongoseddwa abakugu mu by'ennyimba ne mu lulimi Oluganda. Aba St. Charles Lwanga Lubaga Cathedral Choir be bayimbye mu kutereeza okuva ku ngeri ez'enjawulo oluyimba gye lubadde luyimbibwa abantu ne kkwaya ez'enjawulo. #EkitiibwaKyaBuganda #BugandaMediaCentre #EmbaliriraYaBuganda2026 #BugandaKingdom #KabakaWange
The first one is better rest in peace the late Rev. Polcap Kakooza
2026-07-29 14:31:11
2
kk :
Nze ndi Conservative kakongoliro, nja ela original however still well done work in PROGRESS, mwebale nyo nyini dala
2026-07-29 14:38:03
1
legacyboify :
This whre i feel at peace
2026-07-29 13:11:49
2
DavidNMubiru :
This is a more authentic expression of the correct Luganda intonation. well done.
However, this too needs to be worked on still - to clean up more as regards to an even better approach.
thanks
2026-07-29 13:17:29
5
Jane Tracy🏆 :
Ebigambo babyawudde era omujiji omuto kati gubiwulira bulungi … EBIRALA BYENNEKKAANYIZZA;… (Okwetoloola ensi zonna ❌… “ensi yonna” ✅….) (Nga tujjukira nnyo bajajja baffe, bafiirira❌…Ba jajja ffe, abafiirira ✅.. )..(naffe nga tumwesiiga❌.. tumwesiga ✅… )