LYRICS MASTER🇺🇬 :
Wangaala ayi Ssaabasajja, Kabaka, Maaso mooji, Ccuucu, Ssemanda agamenya embazzi negagizzaawo, Kabwejumbira, Nnyinimu, Ssaabataka, Beene, Bbaffe, Gguluddene, Mutaddibwamu, Musota, Nantalinnya mu kateebe, Nantakubwa mugongo, Ssabalongo, Empalagwa, Ssebuufu bwa ngo, Omutanda , Nnyanja temanyirwa, Ssabalangira, Lukoma nantawetwa, Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi ow'okubiri. 🙏🙏
2026-07-31 11:18:40