@tourbugandaug: Omukama Oyo Nyimba Rukidi IV yatuula ku Nyamyaro (mu Luganda eyitibwa Nnamulondo) mu mwaka gwa 1995 nga wa myaka esatu natandika okulamula abantu be naye nga ayambibwako Abakuza be. Wabula bweyaweza emyaka 18 mu 2010, Abakuza baamuwa obuyinza bwe mu bujjuvu. Mu Bakuza abaalondebwa mulimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 gwebaasaba era nasiiima okubeera omukuza w’Omukama, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, Omugo Best Kemigisa Akiiki, Isenkati Omubiitokati Elizabeth Christobel Edith Bagaaya Akiiki n’abalala. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI
Our 🤴 Omukama of Tooro why did u forget to wake up dear 😢 😞 💔 😭 My Agement,our child hood friend iyiiiiii. RIP😭😭🥹🥹🥹
2026-08-28 15:21:59
12
Edgar 276 :
Ayii MUKAMA KATONDA KATONDA kuuma NYO SSABASAJJA WA BUGANDA, Empologoma ya Tooro Omukama agiramuze kisa
2026-08-28 15:19:33
95
CYRILAKIIKI💜💜 :
life is a beautiful lie 😭😭😭😭😭😭😭
Death is the only truth 💔💔💔
2026-08-28 15:35:21
3
PRAISE✨✝️ :
THANKS BUGANDA KINGDOM YOU RAISED OUR KING TETUBABANJA🙏🙏♥️♥️♥️
2026-08-28 16:06:35
25
Sarah N :
Enkya Teri kwela
2026-08-28 14:05:53
89
seAlex :
yiiiiii kitalo nyooo obulumi bunji banange
2026-08-28 14:37:28
65
Billionaire z wife :
rip our sst answer
2026-08-28 16:04:54
7
sonny Macq :
together in pain with PEOPLE OF TOORO KINGDOM
2026-08-28 14:41:53
7
Khermanshasha Shasha :
its so scary loosing a king at such a young age,gutisinze nyo mukama wange ssabasajja kabaka,twayenjedde nyo
2026-08-28 14:57:12
11
God's grace :
So sorry for the loss Toro kingdom and especially his mother 😭😭😭
2026-08-28 14:27:19
32
Kasujja_Gerald :
I need supermarket attendants and cashiers
2026-08-28 15:40:54
6
The road master 🙌 :
Gutisinze nnyo Ssabasajja twakumye Bubi 🙏 🤲
2026-08-28 14:40:36
62
Dhoha@♑C*E√O💖🥀🌻 :
His smile a jolly and friendly person 💔💔😪
2026-08-28 15:45:29
2
Daddy Arinda. :
kitufu twakumye bubi gusinze
2026-08-28 14:59:28
9
Aine Diana😏 🇺🇬 :
mpulila nfa obulumi 😭😭
2026-08-28 15:06:31
24
leo Muwanga :
This is my king after the kabaka
2026-08-28 16:27:14
2
ivo ug :
obulummii bunjii
2026-08-28 14:00:15
10
OMWERUFU NANSIMBE :
gutusinze ayi Ssabasajja kabaka twakumye bubi 🙏🙏
2026-08-28 14:59:19
17
mummy gift :
the drum is now down its un believeble 😳😳I used to answer the question who is the youngest king in the world now u have gone too young banange neda this is too much RIP his majesty 🙏🙏