@blackmedia788: Wabaddewo obunkenke mu Bukama bwa Tooro mu Kibuga Fort Portal ab’ebyokwerinda bwe bayiiriddwa okuyimiriza abakiise mu lukiiko lw’obukama ababade bayitiddwa okutuula enkya ya leero mu lukiiko olw’amangu luyite Olukurato. Tukitegedde nti Abakiise bano baabade bayitiddwa Omusuuga okubabikira okufa kw’omukama mu butongole,kyokka waliwo ebbaluwa ewerezeddwa okuva ew’Omuhikirwa oba Katikkiro wa Tooro nga eyimiriza enteekateeka zonna. Ekikolwa kino kisunguwazza nnyo Omusuuga ne banne. #NTVNews #Akawungeezi
after getting a bishop....now M7 wants him to be new omukama
2026-09-02 01:42:21
6
Lyvia Nabs :
Awo Museveni aba asimbuddeeeee
2026-09-01 20:27:49
17
winnie wa mummy fans page :
oyo mayiga yakoze order
2026-09-01 20:35:58
5
user7120494526851 :
He seems more hurt about the kingdom tham the passing of the king. He never once came out to mourn the king. His first public statement was about the heir
2026-09-02 00:13:23
3
💬💬💬💬 :
but what if you find out that the DNA is matching what will you do