@theperfectwaytounwind: Akwasaganya ensonga za makka nabaana ku police ye kasangati (IO) AVIDDE mu mbeera nalangira bakamaabe okweyagaliza kyokka ye ngakolera mu bulumi. Kinno kidiridde omukyala onno okukwaata omusibe ku kyaalo kye bulamu kyokka namukalanako namuluma ngakati apookya nabiwunddu kwossa nokumira eddagala eritangira HIV/AIDs okusinziira ku basawo kye bamugambye. Omukyala yadde omusibe yamulumye naye yakozeseza obukugu bwe era namutuusa ku police e kasangati kyokka DPC EMITU ne RPC MOSES NANOKA batadde omusibe (omukyala) gweyabadde akutte yadde ngabadde omulumyerumye nga yenna ayiika musaayi ku biragiro bya munamagye atanategerekeka. omukyala onno agamba nti yadde DPC we kasangati yagezezako okutegeeza KMP ne RPC nti omusobye gwe Baagala ateebwe atusiza ku musirikale we ebisago tebamuwuliriza era ne bamuta ku saawa nya ezekiro. Kati onno ayagala Gen Muhoozi Kainerugaba ne IGP Byakagana bayingire mu nsongaze oba sikyo ye ngomusirikale akooye okukolera police nga tayambibwa. emboozi mu bujuvi. https://youtube.com/@mzonaltelevisionuganda?si=tewosaSHuXlDr8rv#trendingsong #creatorsearchinsights #fyppppppppppppppppppppppp #ypfッ #viral