@aproudroyalprincess7: Funa muwogo omubisi, eppaapali etto elirimu amasanda, ekinzaali ekiganda, ekikuta ky'eniimu, katungulu chumu, n'entangawuuzi. Goberera emitendera nga obimalirizza okubikungaanya, ofumbe onywe. Obadde okimanyi nti ebikuta by'amatooke nabyo ng'obikazizza biwonya amabwa go mulubuto, amatooke nago togavaako wabula gyamu obusigo wakati ng'owaata kuba bwebureeta ekikeeto. Gaafumbire omu mazzi owutemu ssupu waago kikole obutayosa ojja kutereera. Ssere naye avumula amabwa agareyebwa ulcers. Banaffe musiibe bulungi. #creatorsearchinsightsview #foryyoupage #Ulcermedicineremedy #Ulcermedicine #ulcers
EMUNYEENYE 💫💫💫
Region: UG
Friday 18 September 2026 05:05:40 GMT
Music
Download
Comments
To see more videos from user @aproudroyalprincess7, please go to the Tikwm
homepage.