Da Aust :
omukulu katikiro nkulamusiza sebo,,,mukama wange webale kisomesa,,mukama wange nsaba odemu otusomese ku kika kyemamba nebyafayo byakyo,,,enkayana esusse eno ku video gyewasembyeyo okukola eyekika kyemamba,,,waliyo emamba enangira mu bikka byabuganda sebo,,mbade nsaba otulambulule kunsonga eyo taata,,nja kusanyuka nyo nga otuzemu sebo
2026-09-22 16:33:00