@nbstvug: Essanyu libugaanye wonna mu Bukama bwa Tooro, naddala mu kikaali ky’e Karuziika, nga Edward Rukidi Nyabongo asooka, afuluma okwolekera ekkanisa ya St. John’s Cathedral e Fort Portal, okumusabira ng’Omukama wa Tooro omugya. #NBSUpdates #NBSAmasengejje #TooroCoronation