@nbstvug: Ekibiina ekigatta abasawo mu Uganda, ekya Uganda Medical Association (UMA), kirabudde ku nkola y’amalwaliro ag’obwannannyini eyokusosawaza ennyo ensimbi mu kifo ky’obulamu kyebagamba nti kitadde obulamu bw’abantu mu matigga. #NBSAmasengejje #NBSUpdates