@hassanmpofficial2026: Olunaku lwegulo twaasibye eyo ewafe e Bukomansimbi South nga tutongoza project ya “Kiwenjula Solar Powered Irrigation Scheme” nga eno egenda kuyambako abalimi nabalunzi nadala mubiseera ebyekyeeya. Tweebaza buli eyenyigide mumulimuguno era tusaba abantubafe betanile obulimi nobulunzi nga ne gavumenti bwebayambako. @Hon Hassan Mukiibi Bukomansimbi South▶️