webale naye tolaga bantu nti ebintu osoma bisome mukitabo okugeza kiri nti,ekika ekyo bugeme,oba abalangira be sanje so si ensanje nebilala bingi laga obumanyi mukwano,naye tusiima
2026-10-30 16:38:51
4
Jack chan 18👊 :
ffe Abe mpindi twavawa sebbo
2026-10-30 18:24:40
2
dickmawanda :
webale kuweereza owoluganda, tugoberera era tuyiga. Ffe abawologoma batugamba nti tuzaalibwa kabaka kintu butereevu, sso tetwajjira ku mugugu. Mpabula bwemba mpabye.